File Photo: Mbabazi nga e Mbale
Omuwagizi w’omu ku besimbyeewo ku kya Mawokota South Kiyingi Kenneth Joseph Bbosa azirikidde mu lukungaana lw’ebyobufuzi n’afa.
Afudde ategerekeseeko lya musawo jjingo owo ku kyaalo Nabyewanga.
Omusajja ono afudde atuusibwa mu ddwaliro e Mpigi nga tekinnaba kutegerekeka kiki ekivuddeko puleesa okumukuba
Ate e Kayunga, omuwagizi wa minisita Aidha Nantaba naye afudde oluvanyuma lw’okuwanuka…