File Photo:Abekibiina kya Nrm nga balonda
Omuntu omu alumiziddwa mu kavuyo akabadde mu kulonda kw’akamyufu k’ekibiina kya NRM mu disitulikiti ye Nakaseke.
Kigambibwa nti Lauben Wokulirao mutuuze we Kalege atemeddwa ejjambiya nga abawagizi b’abesimbyewo ku bwa ssentebe bw’egombolola ye Semuto balwanagana.
Okuvuganya kuli wakati wa ssentebe aliko Henry Nswemu n’amuvuganya Ismail Kasozi.
Wokulira abadde ku kibinja ekibadde kilondoola Henry…
