File Photo:Dr Asuman Lukwago nga seeka
Minisitule ekola ku byobulamu emalirizza okuddabiriza amawaliro musanvu.
Ekigendererwa ku kino kutereeza mpereeza naddala mu byobulamu
Amalwaliro agakoleddwaako kuliko erye Moroto Anaka , Nakaseke. Entebbe, Iganga, Kirandongo ne Mityana.
Enteekateeka etutte obukadde bwa doola 130 okuva mu banka y’ensi yonna.
Omuwandiisi w’enkalakkalira mu minisitule y’ebyobulamu Dr Asuman Lukwago agambye nti eno yeemu ku nteekateeka…
