File Photo:Abakulira ekibiina kya Nrm ngabogeera
Abakulira ekibiina kya NRM balabudde abo bonna abagenda okwesimbawo nga abatalina kibiina nti baba bavudde mu kibiina.
Ssabawandiisi w’ekibiina kino Lumumba Kasule okulabula kuno akutegezezza bannamawulire n’asaba abaawanguddwa mu kamyufu okukkiriza okuwangulwa bagende mu maaso n’okukole emirimu gy’ekibiina.
Ategezezza nga bwebataddewo dda abagenda okutunula mu kwemulugunya kwonna okwavudde mu kamyufu nga wano…