File Photo:Enyumba nga ekutte omuliro
Poliisi eriko omusajja gwekutte lwakwokyera abaana 5 mu nyumba.
Aberabiddeko n’agaabwe bategezezza nga omusajja ono ow’emyaka 30 amanyiddwa nga Denis Okema bweyamansizza petuloli mu kasiisira omwabadde mwebase mukyalawe n’abaana baabwe n’akatekera omuliro.
Bino byabadde ku kyalo Opok A mu disitulikiti ye Nwoya district.
Ye omukyala Beatrice Akello 24 y’asobodde okwemulula n’adduka n’ebisago ebitonotono nga…
