File Photo: Abazimbi nga bakoola ogwa bwe
Kizuuliddwa nga kumpi kitundu kyabayinginiya bonna mu ggwanga bwebakola emirimu gyabwe nga tebalina lukusa kukakkalabya mirimu gyabwe.
Kino kibikuddwa ssentebe w’ekibiina ekiwandiisa bayinginiya Micheal Moses Odong
Odong agamba eggwanga lirina bayinginiya abasoba mu 800 wabula nga 400 bokka bebaandiise kale nga abasinga bekolera byabwe.
Biono abyogedde ayogerako eri bayinginiya abasoba mu 200…
