Skip to content Skip to footer

Ba yinginiya tebalina bukugu

 

File Photo: Abazimbi nga bakoola ogwa bwe
File Photo: Abazimbi nga bakoola ogwa bwe

Kizuuliddwa nga kumpi kitundu kyabayinginiya bonna mu ggwanga bwebakola emirimu gyabwe nga tebalina lukusa kukakkalabya mirimu gyabwe.

Kino kibikuddwa ssentebe w’ekibiina ekiwandiisa bayinginiya Micheal Moses Odong

Odong agamba eggwanga lirina bayinginiya abasoba mu 800 wabula nga 400 bokka bebaandiise kale nga abasinga bekolera byabwe.

Biono abyogedde ayogerako eri bayinginiya abasoba mu 200 abaabadde mu kutendekebwa okwennaku 2 ku ssomero lyabayinginiya e Jinja.

Odong agamba yinginiya okuwandikibwa wakiri aba alija okuba ne Certificate y’obwa yinginiya nga akoledde wakiri emyaka 4.

Leave a comment

0.0/5