File Photo: Omu kubasimatuuse akabenje
Abantu 2 bafudde n’abalala 11 nebabuuka n’ebisago ebyamanyi mu kabenje akagudde wali e sseguku ku luguudo lw’Entebbe.
11 bano bali ku bitanda e Mulago sso nga 2 abafudde tebanategerekeka era emirambo gitwaliddwa mu ggwanika.
Omu ku basimatuse akabenje kano Tony Katumba agamba akabenje kavudde ku dereeva kuvugisa kumama nga era abasinga ku basaabaze…
