Skip to content Skip to footer

Babiri bafiiridde mu kabenje

File Photo: Omu kubasimatuuse akabenje
File Photo: Omu kubasimatuuse akabenje

Abantu 2 bafudde n’abalala 11 nebabuuka n’ebisago ebyamanyi mu kabenje akagudde wali e sseguku ku luguudo lw’Entebbe.

11 bano bali ku bitanda e Mulago sso nga 2 abafudde tebanategerekeka era emirambo gitwaliddwa mu ggwanika.

Omu ku basimatuse akabenje kano  Tony Katumba agamba akabenje kavudde ku dereeva kuvugisa kumama nga era abasinga ku basaabaze taxi bagilinyidde Kibuye.

Leave a comment

0.0/5