File Photo: Police nga ekola ogwayo
Poliisi e Mukono eriko ab'oluganda 4 b'eggalidde nga bateberezebwa okuba nga bekobaana okutta muganda waabwe bafune obugagga.
Abakwate kuliko Baliko Muhamadh, Mbidde Karidh, Kawere Abdul ne Nanyunja Violet nga batuuze be Mukono.
Bano kigambibwa batta muganda waabwe Ibrah Mbalangu nga 10 omwezi guno wali ku mugga Lwajjali e Goma Bukerere e Mukono.
Kiddiridde…
