File Photo: Police nga ekola ogwayo
Waliwo aboluganda bebattira muwala waabwe abalumbye poliisi ye Mukono nga bagala okufuna obwenkanya ku nsonga eno.
Maxious Nantaba eyali atemera mu myaka 23 yakubibwa bbaawe Nsereko Seemu mu Gulu e Mukono nafa.
Bino byaliwo mu mwezi ogwokusatu nga Nsereko yadduka era akyaliira ku nsiko.
Aboluganda abakulembeddwamu maama womugenzi Margret Nannyonjo balumbye poliisi nebategeeza…
