File Photo:Abawagizi ba Besigye
Akutte bendera ya FDC ku bukulembeze bw’eggwanga Dr Kiiza Besigye akakasizza abalonzi mu disitulikiti ye Oyam nti abavuganya betegese okuwangula gavumenti eri mu ntebe era ng’akakiiko akalondesa tekajja kulangirira mulala.
Ng’ayigga akalulu mu bitundu bye Oyam, Dr Besigye agambye nti akalulu tekasobola kubbibwa ssinga buli Muntu akola ogugwe
Ono abadde ayanukula abalonzi abalaze okutya…
