File Photo: Besigye nga ayogeera
Akwatidde ekibiina kya FDC bendera ku bwapulezidenti Dr. Kiiza Besigye alabudde poliisi okwewala okutataganya enkungaana zabwe zebateesetese okukuba.
Besigye aweze nga bwebagenda okuggulawo ofiisi z’ekibiina mu tawuni ye Bugiri olwo bakube olukungaana mu paaka ye Bugiri.
Besigye agamba ekibiina kye kirina eddembe okukunga abawagizi awatali abakuba ku Mukono.
Agamba nti bakugoberera enteekateeka zaabwe ez’okukuyega…