Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Besigye bamugalidde Naggalama

Besigye bamugalidde Naggalama

Kyadaaki police ekakasizza nga bw'ekutte era n'egalira Dr col Kiiza Besigye nga mukiseera kino ali ku poliisi ye Naggalama. Besigye abadde  ayoleklera ekitebe ky'ekibiina e Najjanankumbi, kyoka nga awerekerewako ebbiina ly’abantu. omwogezi wa poliisi  mu kampala n'emiriraano Patrick Onyango ategezezza  nti Besigye ono baamulabuliddewo  ku ky'okutambula n'abantu abangi , kyoka kino nakiwakanya. Mukaseera kano ali Naggalama ku poliisi …

Read More