File Photo: Besigye ne mbabazi
Eyali ssenkagale w’ekibiina kya FDC Dr. Kiiza Besigye ategeezezza nga bw’atalina buzibu bwonna kukolagana na Amama Mbabazi mu kusigukulula pulezidenti Museveni.
Besigye nga yesimbyeewo okukwatira FDC bendera mu 2016 agambye nti Uganda kati yetaaga nkyukakyuka, kale nga buli muntu alina okwanirizibwa.
Besigye agambye nti bannabyafuzi balina okulaba nga balwana okuddiza abantu obuyinza, obwatwaliba…