Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: BIDCO eyimiriziddwa okulima ebinazi

BIDCO eyimiriziddwa okulima ebinazi

File Photo:Abakoozi ba Bidco nga bakoola ogwabwe Kkooti enkulu eragidde kampuni enkozi ya Butto eya BIDCO obutaddamu kulima binazi mu disitulikiti ye Kalangala okutuusa nga emaze okuwulira omusango ogwawaabwa abatuuze nga bemulugunya okubagobaganya ku ttaka lyabwe nga tebasasuddwa. Amaka agasoba mu 100 gakuba kampuni eno mu kkooti nga bagilumiriza okubasindikiriza ku ttaka lyabwe. Omulamuzi  John Keitirima awadde ekiragiro…

Read More