Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Cholera alumbye Hoima

Cholera alumbye Hoima

Ekirwadde kya Cholera kizzemu okubalukawo mu disitulikiti ye Hoima. Avunanayizibwa ku kulondoola endwadde mu disitulikiti eno  Fred Kugonza agamba kati abantu 100 bebakakwatibwa obulwadde buno nga era bbo bategezezza minisitule y’ebyobulamu ku nsonga eno. Ab’ebyobuloamu kati babakanye ne kawefube w’okukunga abantu okuzimba zi kabuyonjo wamu n’okuddabiriza ezo eziri mu mbeera embi nga kwotadde n’okusomesa abantu akalungi akali…

Read More