File Photo: Abayizi nga bakoola ebigeezo bye kyo musanvu
Ab’ekibiina ekyomusanvu olwaleero lwebatuula ebigezo byabwe ebyakamalirizo.
Ssabawandiisi w’ekitongole ky’ebyebigezo mu ggwanga Matthew Bukenya agamba abayizi abasoba mu 620,000 basuubirwa okutuula ebigezo bino mu bifo ebisoba mu 7,800.
Amakya galeero abayizi bakutuula ekigezo kya Social Studies n’oluzungu olwo olunaku olwenkya bakole okubala ne sayansi.
Mungeri yeemu Bukenya agamba olwokubeera abenkanya,…
