File Photo:Omuyimbi Master Blaster abangi webamanyi nga teacher
Minisitule ekola ku nsonga z’ebweru w’eggwanga egamba nti tennaba kufunako alipoota ya poliisi yonna ku ky’aba Sudan abagambibwa okutta omuyimbi Master Blaster.
Blaster yakubwa masasi abagambibwa okuba aba Sudan.
Kino kyavaako abantu be Bwaise okwekalakaasa nga bavumirira ekya gavumenti butabaako ky’ekola ku bantu abatta omuntu waabwe
Minisita w’ensonga z’ebweru w’eggwanga Henry…
