File Photo: Abaana nga bakukusibwa
Abantu bomu Gombolola ye Mpunge e Mukono bali mu kutya olwekibuzaawo bantu ekyeyongedde mu kitundu.
Abantu abawerako beyongera okubula nebikolobero ngokuzikula abafu.
Abatuuze okuva mu byalo 6 bazze okwetaba mu lukiiko lwebyokwerinda wabula mpaawo kitukiddwako.
Abatuuze bavudde mu mbeera olukiiko nerusasika nga bawakanya banabyabufuzi abangi abazze, ababadde batandise okubasaba obululu, okubajja ku mulamwa mu…
