File Photo:Enkoko nga ziri mu kiyumba
Waliwo omusajja agudde ku mukazi we n’amunyola ensingo kumpi kwagala kumutta ng’amulanga kugenda waabwe n’atakomawo na nkoko.
Rema Nalweyiso omutuuze we Makindye Luwafu amaze ne bba emyaka 4 era ng’abadde agenda ewaabwe era n’adda n’enkoko kyokka nga ku luno teyareese
Omusajja ono ategerekese nga John Mulumba yalumirizza mukyala we obutatuuka waka era…
