Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Enkuba egoyezza abe Sembabule

Enkuba egoyezza abe Sembabule

Enkuba eyamanyi erese ensuku ezisoba mu 100 zisanyiziddwawo mu disitulikit ye Semababule. Enkuba eno etonyedde kumbi essaawa 3 ebaddemu kibuyaga owamanyi nga era n’obusolya bungi butikuddwa. Ebyalo ebisinze okukosebwa kuliko  Bugenge, Kitagabana, Lubanja ga n’emisiri gyamuwogo wamu ne lumonde byonobese. Kati abatuuze basabye abakulira disitulikiti yaabwe wamu n’ababaka ba palamenti babaddukirire okuzzawo amaka gaabwe naye boolekedde okusula ebweru.

Read More