Enkuba eyamanyi erese ensuku ezisoba mu 100 zisanyiziddwawo mu disitulikit ye Semababule.
Enkuba eno etonyedde kumbi essaawa 3 ebaddemu kibuyaga owamanyi nga era n’obusolya bungi butikuddwa.
Ebyalo ebisinze okukosebwa kuliko Bugenge, Kitagabana, Lubanja ga n’emisiri gyamuwogo wamu ne lumonde byonobese.
Kati abatuuze basabye abakulira disitulikiti yaabwe wamu n’ababaka ba palamenti babaddukirire okuzzawo amaka gaabwe naye boolekedde okusula ebweru.