Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Ensinsikana ya Mbabazi ne Museveni teyavuddemu kalungi

Ensinsikana ya Mbabazi ne Museveni teyavuddemu kalungi

  File Photo: Mbabazi nga buza Museveni Kitegerekese nga ensisinkano wakati wa Amama Mbabazi n’omukulembeze w’eggwanga Yoweri Museveni bwetavuddemu kalungi.   Munnamateeka wa Mbabazi  Fred Muwema ategezezza nga pulezidenti Museveni bw’atasazewo oba Mbabazi waddembe okugenda mu maaso n’okwebuuzakwe oba nedda.   Wabula Muwema agamba yadde nga guli gutyo Mbabazi wakugenda mu maaso n’enteekateeka z’okwebuuza ku balonzi olunaku lw’enkya’e Mbale.

Read More