File Photo: Emotoka ya bazinya moto nga ezikiza omuliro
Entiisa ebutikidde abayizi n’abasomesa ku ssomero lya Modern Primary school mu Kabuga k’e Nyendo mu Masaka oluvanyuma lw’omuliro okukwata essomero lino negutta omuyizi omu wamu n’okusanyawo byabukadde.
Omugenzi tannategerekeka naye nga kigambibwa abadde asoma kibiina kyakuna.
Akulira poliisi enzinya mooto mu kitundu kino Bernard Ssembusi ategezezza nga omuliro guno…
