File Photo: Patrick Ocailap nga wuliriza omukyala Geraldine owa Nssf
Gavumenti etegeezezza nga bw’etagenda kwewola nsimbi ndala mu okuddukanya kulonda kwa 2016.
Kati Minisitule zonna n’ebitongole bya gavumenti ebirala bisaanye okwenyweza ng’eggwanika lya Uganda lyongera okunyweza mu nsasanya y’ensimbi.
Amyuka omuwandiisi w’eggwanika ly’eggwanga Patrick Ocailap, agambye nti gavumenti egenda kugendera ku nsasaanya eyagerekebwa ogwasooka ku by’okulonda nga era…
