Wabaddewo katemba ku kitebe ky'ekitongole kya KCCA wano mu Kampala, omukyala bwagumbye awo nabamaka ge nganenya abekitongole ekitwala ekibuga okumenya omudaala gwe.
Nassazi Annet omutuuze mu bitundu bye Kisaasi, nga nakazadde w’abaana 4 yekalakasizza ngalaga obutali bumativu oluvanyuma lwabakwasisa amateeka mu KCCA okumenya omuddaala gwe wali katale ka Usafi ku Kalitunsi ku luguudo lwe Entebbe.
Nassazi agamba…
