Ab’ekitongole kya KCCA ab’ekikugu beeganye ebigambibwa nti bagguddewo ofiisi ya Loodi meeya wa kampala, erudde ebanga nga nzigale.
Bano okuvaayo Kiddiridde abamu ku baali abakozi ba Loodi Meeya Erias Lukwago, kko n’abawagizi okukeera okugezaako okuyonja yafiisi eno.
Kati omwogezi wa KCCA Pater Kaujju agamba kkooti yasalawo ofiisi eno egira nga nzigale ,kale nga mpaawo kyaakyusemu.
ono agamba nti…
