File Photo: Abasilamu ku kooti
Kkooti etaputa ssemateeka eganye omwenda abavunanibwa okutta abakulembeze b’abayisiramu okweyimirirwa.
Omulamuzi Eldard Mwangushya ategezezza nti nga abo abavunanibwa okutega bbomu mu 2010 abaddukira mu kkoti nga balwanirira eddembe lyabwe naye ate n’abenganda z’abantu abatibwa balina okulowozebwako kubanga nabo baagala bwenkanya.
Omulamuzi era ategezezza nti yadde nga ssabawaabi wa gavumenti aluddewo okuwa abavunaanwa obuliji…