File Photo:Omuloodi wa Kampala nga tuuka ku city hall okulyayira
Kyaddaaki Erias Lukwago alayiziddwa ku bwa loodi meeya bw’ekibuga Kampala.
Lukwago alayiziddwa wakati mu mizira okuva erio namunji w’omuntu azze amuwerekera okuva ewuwe e Wakaligan’ababadde bamulindidde ku City hall.
Bannabyabufuzi abenjawulo bawerekeddeko Lukwago wakati mu kusaakanya nti omuloodi waali.
Bakansala ba KCCA bebasoose okulayizibwa olwo omuloodi naye n’akuba ebirayiro.
Wabula…
