File Photo: Lukwago ngali mulukumwana
Loodi meeya wa Kampala aweze okugenda mu maaso n’okulwanirira omuntu wawansi nga azze mu ofiisi y’obwaloodi meeya.
Amangu ddala nga amaze okusuula akalulu ke wali e Wakaliga, Lukwago ategezezza nga bwatayinza kukkiriza Muntu wawansi kunyigirizibwa sso nga bebamu ku basasula emisolo egikulakulanya Kampala.
Lukwago aweze okulwanirira enkola y’amateeka mu Kibuga Kampala okusobozesa abakikoleramu…