File Photo : Museveni ne mukyala we Janet nga kutte manifesito
Ekibiina kya NRM kyanjizza enteekateeka yaakyo ey’emyaka ettaano egijja giyite manifesto.
Ekibiina kino essira kyakulissa ku kwongera okunyweza eby’okwerinda kubanga gwemusingi okuzimbibwa ekibiina.
SSentebe wa NRM era nga y’akutte bendera ku ky’omukulembeze w’eggwanga Yoweri Museveni agambye nti ng’oggyeeko ebyo, essira lyakussibwa ku by’emirimu okulaba abavubuka abatalina mirimu…
