Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Mao anajjayo empappula

Mao anajjayo empappula

File Photo: Mao nga ziina Ye ssenkaggale w’ekibiina kya DP  Norbert Mao olwaleero asuubirwa okujjayo empapula z’okwesimbawo ku tikiti y’omukago gwa Democratic Alliance nga guno gwegugatta ebibiina ebivuganya gavumenti. Mao empapula zino y’alina okuzigyayo ku lwokutaano wabula n’awabulwa ab’omukago okuzigyayo amakya galeero. Omu ku baddukanya omukago guno  Peter Ssempijja agamba buli kyetagisa kyategekeddwa nga balinze bagyayo mpapula.

Read More