File Photo : Mao ngali mulukumwana
Akulira ekibiina kya DP Norbet Mao ajjeeyo foomu ng’ayagala kuddamu kwesimbawo ku bukulembeze bw’ekibiina kino
Ono yegasse ku Dr Lulume Bayiga naye ayagala ekifo.
Addukanya emirimu gy’ekibiina Peter Ssempijja agamba nti kwa bwa ssabawandiisi omuntu omu yeeyakajjayo foomu nga ye mubaka wa East Africa Fred Mukasa Mbidde
Bannakibiina kya DP bakulonda abakulembeze abaggya…