Skip to content Skip to footer

Mao ayagala kisanja kirala

File Photo : Mao ngali mulukumwana
File Photo : Mao ngali mulukumwana

Akulira ekibiina kya DP Norbet Mao ajjeeyo foomu ng’ayagala kuddamu kwesimbawo ku bukulembeze bw’ekibiina kino

Ono yegasse ku Dr Lulume Bayiga naye ayagala ekifo.

Addukanya emirimu gy’ekibiina Peter Ssempijja agamba nti kwa bwa ssabawandiisi omuntu omu yeeyakajjayo foomu nga ye mubaka wa East Africa Fred Mukasa Mbidde

Bannakibiina kya DP bakulonda abakulembeze abaggya nga 23 omwezi ogujja.

Leave a comment

0.0/5