File Photo: Idi Amin Dada eyali omukulembeze wa Uganda
Eyali ssabaminisita w’eggwanga Amama Mbabazi akyaliddeko ab’enju y’omugenzi Idi Amin ng’ono yaliko omukulembeze w’eggwanga.
Mbabazi agambye nti ebyakolebwa ba jjajja ffe tebisaanye kussibwa ku bazzukulu kale ng’abantu ba idi Amin tebalina kunenyezebwa ku byaliwo
Mbabazi era asabye abantu okutabagana yadde baba nga bafunye obutakkaanya
Bw’amaze agenze e Boma mu Yumbe…