File Photo: Abo mukago gwa TDA ngabali mu kutuula lwa bwe
Abavuganya gavumenti wansi w’omukago gwa The Democratic Alliance balonze eyali ssabaminisita Amama Mbabazi okukwata bendera y’omukago gwaabwe omwaka ogujja
Mbabazi awangudde Dr Kiiza Besigye gw’abadde naye mu lwokaano.
Abawagidde Mbabazi kuliko aba DP eya Norbert Mao, aba Uganda Federal Alliance abakulembeddwaamu Betty Kamya, Gilbert Bukenya, Jeema yekutuddemu…
