File Photo: Mbabazi ngali mukalulu
Munnakisinde kya Go Forward nga yesimbyewo ku bukulembeze bw’eggwanga Amama Mbabazi asazizzamu enkungaana ze mu disitulikiti y’e Buvuma.
Mbabazi abadde wakukuba enkungaana 2 olumu e Buvuma ne Buikwe nga kati asigazza Buikwe wokka.
okusinziira ku nteekateeka empya Mbabazi wakukuba olukungaana lwe olusooka ku kisaawe kya UEB mu tawuni ye Njeru wabula nga abadde…