File Photo: Mbabazi nga kutte foomu emukiliza okwesimba wo ku bwa pulezidenti
Bannamateeka ba Amama Mbabazi bawandiikidde sabawaabi wa gavumenti nga bamubuuza ku bigambibwa nti omuntu waabwe wakukwatibwa.
Kigambibwa nti Mbabazi wakuvunanibwa emisango okuli obutemu, obufere n’okuketta gavumenti yakuno.
Bannamateeka ba Mbabazi bategezezza nga omutu wabwe bw’asubirwa okukwatibwa olunaku lw’enkya oba olwaleero
Nga bakulembeddwamu Fred Muwema bategezezza nga bbo…