File Photo: Minister we bye mirimu ne nguudo
Eyali minisita w'ebyenguudo Eng Abrahama Byandaala olwaleero asula Luzira
Byandala asindikiddwa mu kkomera okutuuka nga 11 omwezi ogujja w’anaddira okusaba okweyimirirwa.
Ono nno eyayitiddwa ku ofiisi ya kaliisoliiso okunyonyola ku bikwatagana n’oluguudo lwe Mukono Katosi, tazze waka nga bweyabadde asuubira, bw’atwaliddwa butereevu mu kkooti ewozesa abakenuzi.
Asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi Julius…
