File Photo: Minister we bye mirimu ne nguudo
Eyali minsita w’ebyentambula n’emirimu nga kati talina mulimu gwankalakalira Abraham Byandaala ayimbuddwa.
Omulamuzi wa kkooti ewozesa abakenuzi Julius Borore alagidde Byandala nebanne abalala mukaaga okusasula obukadde kkumi buli omu n’okuwayo paasipooti zaabwe okusobola okweyimirirwa.
Ye omusuubuzi Apollo Senkeeto ebibye bikyali bizibu anti kkooti emulagide aleete ekyapa ky’ettaka…
