File Photo : Mathias Mpuuga
Omubaka wa municipali ye Masaka Hon Mathias Mpuuga akunze abayisiraamu okubanja alipoota okuva eri ebitongole ebikuuma ddembe ku bakulembeze baabwe abazze batibwa.
Mpuuga okukunga kuno y’akukoledde ku muzikiti omukulu e Masaka ku Duwa y’okubasibulula.
Mpuuga amba abayisiraamu tebasanye kutya kubanja alipoota zino ku lw’abakulembeze baabwe abatirimbulwa.
Mpuuga agamba obutemu obugenda mu maaso ssikusomozebwa eri…
