Skip to content Skip to footer

Mubanje alipoota ku battibwa

File Photo : Mathias Mpuuga
File Photo : Mathias Mpuuga

Omubaka wa municipali ye Masaka  Hon Mathias Mpuuga akunze abayisiraamu okubanja alipoota okuva eri ebitongole ebikuuma ddembe ku bakulembeze baabwe abazze batibwa.

Mpuuga okukunga kuno y’akukoledde ku muzikiti omukulu e Masaka ku Duwa y’okubasibulula.

Mpuuga amba abayisiraamu tebasanye kutya kubanja alipoota zino ku lw’abakulembeze baabwe abatirimbulwa.

Mpuuga agamba obutemu obugenda mu maaso ssikusomozebwa eri abayisiramu bokka, wabula nebannayuganda abalala.

Wabula bbo abayisiraamu bekubidde enduulu ku banaabwe abakatibwa olw’ensonga eno gyebagamba nti babalanga bwemage.

Leave a comment

0.0/5