File Photo: Mbabazi ngali ku kiteebe y kya NRM
Bbo abamu ku ba ssentebe b’ekibiina kya NRM basabye abakulu mu kibiina okugamba ku ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda ak’ekibiina Dr.Tanga Odoi gwebalumiriza okubayisa nga ekyokuttale.
Mu nsisinkano gyebabaddemu ne ssabawandiisi w’ekibiina Justine Kasule Lulumba, ba ssentebe balumiriza Odoi okubayisa nga abalabe b’ekibiina.
Nga bakulembeddwamu ssentebe w’ekibiina wano mu Kampala Salim…
