Skip to content Skip to footer

Mugamba ku Dr.Tanga Odoi

File Photo: Mbabazi ngali ku kiteebe y kya NRM
File Photo: Mbabazi ngali ku kiteebe y
kya NRM

 

Bbo abamu ku ba ssentebe b’ekibiina kya NRM basabye abakulu mu kibiina okugamba ku ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda ak’ekibiina Dr.Tanga Odoi gwebalumiriza okubayisa nga ekyokuttale.

Mu nsisinkano gyebabaddemu ne ssabawandiisi w’ekibiina Justine Kasule Lulumba, ba ssentebe balumiriza Odoi okubayisa nga abalabe b’ekibiina.

Nga bakulembeddwamu ssentebe w’ekibiina wano mu Kampala Salim Uhuru, bategezezza abakulira ekibiina nti byonna ebitambulirwako emirimu mu kibiina byabagibwa ba ssentebe bazidisitulikiti kale baleme kuyisibwa mungeri ebawebuula.

Leave a comment

0.0/5