File Photo: Kooti Enkulu eya Uganda
Omulamuzi wa kkooti enkulu e Nakawa Wilson Masalu Musene awadde oludda oluwaabi wiiki emu yokka okuwayo obujulizi ku mukazi gwebalumiriza okutta bba n’abaana baabwe 2.
Kino kiddiridde oludda oluwaabi nga lukulembeddwamu Doreen Erima okulemererwa okulabikako okulumiriza omukyala ono omulamuzi omusango n’agwongerayo okutuusa nga 26 September.
Oludda oluwaabi lurumiriza nti Edith Kayaga nga…
