Namwandu wa Eria Ssebunya amanyiddwa nga Kasiiwukira yeganye ebyokutta bba nga amutebereza okubeeramu obulogo.
Sarah Nabikolo alabiseeko mu maaso g’omulamuzi wa kkooti enkulu Masalu Musene mu kwewozaako ku musango gw’okutta bba Kasiwuukira ogumuvunanibwa.
Nabikolo ategezezza kkooti nti ye ne bba bbaali bakkiriza nyo nga era basabira mu kanisa ya St. Stephen's e Kisugu kale nga tayinza kutirimbula…