File Photo: Omuyimbi Ragga Dee ngava okujayo form
Omuyimbi Daniel Kazibwe amanyidwa nga Ragga Dee asabye abantu b’omu Kampala okumulonda olwo afUuke jjaja wa Kampala.
Bino abyogeredde mu Kampala gy’abadde ng’atambula abuUza ku basuubuzi wamu n’okusaba akalulu akanamutuusa mu ntebe y’obwa meeya.
Ono agaseeko nti abavubuka bangi abatalina mirimu mu Kampala Kyokka nga balina ebitone eby’enjawulo bye bayinza…