Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Muntu alabudde poliisi ku lyaanyi

Muntu alabudde poliisi ku lyaanyi

Ssenkaggale w’ekibiina kya FDC Maj General Mugisha Muntu avumiridde ekyapoliisi okumala gakubanga masasi mu bantu. Kiddiridde ebigambibwa nti poliisi yeyakubye omu ku bawagizi b’ekibiina amasasi agamutuusizza nekukitanda. Omuvubuka ono eyategerekese nga  Geoffrey Bbaale kigambibwa nti y’akubiddwa essasi mu kavuvungano ne poliisi bweyabadde okubatangira okukubira mu kkubo nga boolekera ekitebe ky’ekibiina e Najjanankubi mu kusunsulibwa kw’eyali ssenkagale w’ekibiina…

Read More