Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Munyiikire okusaala Tarawuya

Munyiikire okusaala Tarawuya

Abayisiraamu basabiddwa okutwala okusaala Tarawuya ng’ekikulu Abayisiraamu bangi olumala okusiibulukuka nga kiwedde era bangi nga beebaka Imam w’omuzikiti gwa kampala mukadde Sheikh Imran Ssali agamba nti tarawuya erimu ebyengera bingi era abantu tebasaanye kugisubwa. Anyonyodde nti yadde okusaala kuno kutera okubeera mu mizikiti, omuntu yenna asobola okusaalira ewaka Tarawuya esaalibwa ng’okusaala Isha kuwedde era nga ya laaka 11.

Read More